Ebilowozo biliwuwo
Awo webili tusulawo
Kululwo omubiri nguyiwawo
Kati ngamba ekidako
Nkwetaga
Sisobola kwechanga yiyayiya
Nkwesunga
Nga nkulinze okuda eka yiyayiya
Baby kino olina oku kyimanya
Mulavuyo natehamu stamina
Ebigambo balina okubiwera
Tudde mubikolwa huba olumu tebiwela
Obugambo bwonkuba bunsimola
Baby ella bundetela okwemola
Tolaba amaso bwenga mola
Baby kuba bwenkula sitegera
Awagwa enkuuba nzisawo omusoli
Jangu tuzine gwe ayeweza ekikoyi
Sembera ndabe mukwano olaba otya
Luv ekute nakati temanyi kipoli
Okwasa nensonyi mukwano ompana nyo
Ate nga lavu jogaba naye ewoma nyo
Onfula nga omuto ate munakyalo
Tojiwumuza toteka ku katandalo
Ebilowozo biliwuwo
Awo webili tusulawo
Kululwo omubiri nguyiwawo
Kati ngamba ekidako
Nkwetaga
Sisobola kwechanga yiyayiya
Nkwesunga
Nga nkulinze okuda eka yiyayiya
Balugela balintuma olwange tafuna
So kwatakyolina bili tebifuna
Buli akulobesa manya akufitina
Nkusaba bewale kube nga kwepena
Byongambye mukwano Byona mbiwulila
Bilinga misa mu ekatulika
Buli kyonyumya nze mbankiwulila
Omukwano nebigambo gwe abinyumisa
Omukwano gwange deyah pondi low ogusituba
Nalima love baggage gwe nojintikula
Noja nondaga omukwano gwesisubila
Gwe tokimanyi nti baby wansumulula
I don’t know why me love you mister man
But I will do whatever you say fi gwaan
Stuck on you like the glue and not di gum
I will use all the current inna dam
River nile
Ebilowozo biliwuwo
Awo webili tusulawo
Kululwo amubiri nguyiwawo
Kati ngamba ekidako
Nkwetaga
Sisobola kwechanga yiyayiya
Nkwesunga
Nga nkulinze okuda eka yiyayiya
Share: Ebilowozo Lyrics by A Pass
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.