(Ebbaluwa Lyrics by Ak 47)
Iyiii
Big boss original Akay
Outer Team No Sleep in this one again (waya sey)
Producer Wani (Producer Wani)
Power Records (Bless, hehe)
Tell ‘em say (yeah)
Boss!

Ogamba, nti ndi mugayaavu dear
Nange nfuba tuve mu bwavu dear
Era y’ebbaluwa gye nali mpandiise dear
Nga njagala ekugumye ekutuuze near
Ky’oba omanya, nange situdde eno
Wadde ndi eno omutima gubeera eyo
Mirimu mingi gy’eginkwatidde eno
Naye nga mbeera era ndowooza kujja eyo

Naye nga lwaki?
Eyagitwala yatwala ya ki?
Mazima yatwala ya ki?
Ng’ate mwalimu ebyama bya mukazi wange
I sent a letter to my girl
But on the way I dropped it
Somebody must have picked it up
And put it in his pocket

Ebbaluwa
Gye nali mpandiise ebbaluwa
Nga njagala mmuweereze ebbaluwa, eeh
Nga ssinagimuwa
Laba ate bwembulako
Ebbaluwa
Gye nali mpandiise ebbaluwa
Nga njagala mmuweereze ebbaluwa, eeh
Nga ssinagimuwa
Laba ate bwembulako

Mazima oluusi, nange nnumwa
Ndowooza lw’olidda dear
Tusanyukemu nga buli kimu clear
Naye nga tekisoboka
Hmmm, mb’awo ne mbigiitana
Nkulowoozaako muli ne ncankalana
Bw’ogattako n’abo abatuwalana

Naye nga lwaki?
Eyagitwala yatwala ya ki?
Mazima yatwala ya ki?
Ng’ate mwalimu ebyama bya mukazi wange
I sent a letter to my girl
But on the way I dropped it
Somebody must have picked it up
And put it in his pocket

Ebbaluwa
Gye nali mpandiise ebbaluwa
Nga njagala mmuweereze ebbaluwa, eeh
Nga ssinagimuwa
Laba ate bwembulako
Ebbaluwa
Gye nali mpandiise ebbaluwa
Nga njagala mmuweereze ebbaluwa, eeh
Nga ssinagimuwa
Laba ate bwembulako

You’re the girl am missing
My temperature rising
You’re suppressing
Man for your love am casting
Girlfriend your style is toppin’
Our love is never stoppin’
Always working babe

Naye nga lwaki?
Eyagitwala yatwala ya ki?
Mazima yatwala ya ki?
Ng’ate mwalimu ebyama bya mukazi wange
I sent a letter to my girl
But on the way I dropped it
Somebody must have picked it up
And put it in his pocket

Ebbaluwa
Gye nali mpandiise ebbaluwa
Nga njagala mmuweereze ebbaluwa, eeh
Nga ssinagimuwa
Laba ate bwembulako
Ebbaluwa
Gye nali mpandiise ebbaluwa
Nga njagala mmuweereze ebbaluwa, eeh
Nga ssinagimuwa
Laba ate bwembulako

Ebbaluwa
Gye nali mpandiise ebbaluwa
Nga njagala mmuweereze ebbaluwa, eeh
Nga ssinagimuwa
Laba ate bwembulako
Ebbaluwa
Gye nali mpandiise ebbaluwa
Nga njagala mmuweereze ebbaluwa, eeh
Nga ssinagimuwa
Laba ate bwembulako
Ebbaluwa

Read Ebbaluwa Lyrics by Ak 47

Share Ebbaluwa Lyrics by Ak 47

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.