By using this site, you agree to the Privacy Policy and Terms of Use.
Accept
Musiclyfer
Aa
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Reading: Dear Hip Hop Lyrics by GNL Zamba
Share
Aa
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Follow US
© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.
Lyrics

Dear Hip Hop Lyrics by GNL Zamba

By lyfer Published August 21, 2021
Share

Dear Hip Hop
Yali asibye ebiswahili nga layini ziri straight
Yali ava siiga graffiti
Ku ngalo kwaliko paint
Lwe nasooka okulaba Hip Hop
Gwali mwaka gwa seventy eight
Nali sirabanga muwala ng’ajjuzza figure eight
Ebbina lye lyali ddene eyo ye yali bait
N’asooka n’aŋamba ntino two times eight
Yali ayagala mukubiremu sixteen bars eziri tight
Naye mwana ebiseera ebyo nange nali nkyali fala
Rhyme gye nasooka okukuba n’agiziimuula
Nali nkyayavula
Ibraw n’amutwala
Kwesto ye n’alyoka amufuula omukyala
Namusanga akissinga Sylvester ne Abrahamz ku DV8
Babaluku, Navio n’Abataka baalinga ba bba be
Namwegomba azze okulaba Lyrical G ku No End
Lumix y’eyamuleetanga e Ntinda ku wiikendi
Yala, Slyke, Milka baalinga ba girlfriend be
Nze ne Mulekwa back in the day
Had no money to spend
Namuweereza ka soda nange akimanye nti gyendi
Ani yali amanyi tulibeera together in the end?
BFE yatandika okufuna Platinum cheques
N’andaga ba queen, ba P Tec ne ba president
Yaŋamba mbuulire story eza ba Ghetto residents
Lugaflow is my culture so I must represent
Yaŋamba eggulu lyampa ekitone ky’okubeera intelligent
Nyinyonnyole abaana concepts babeere confident
Globally yampa amaanyi g’okubeera eloquent
Tour tuzikubye locally ne internationally
Financially y’eyannyimusa n’anzigya ku cement
Spiritually am trying to be the best man I can be
Lyrically the pen is mightier than the sword I can see
And I promise to love you forever signed yours sincerely

Dear Hip Hop nze nkumissinga
Mu bakazi be naakabeera nabo yegwe asinga
Ki ekikunyiga ki ekikaabya amaziga?
Nze nkooye okulaba nga bakumistreatinga
Oli mulungi smile eringa poetry
Kankukwate mu kiwato ng’akwata ekitontome
Tutambule ffembi abateesi ka tubalumye
Tuula wano eno ku kisambi nkunyumize story

Memories mu mpewo nga Boomerang zikomawo
Ng’omwagalwa wange ng’awunya akawoowo
Nga arrow ne bow twesikamu ne tweggyawo
First date ne Hip Hop twalya luwombo lwa cow
Bwe nakola poem eyasooka yagamba wow!
Ne mulaga eggulu nga telescope ya Galileo
Luga flow ng’akyawooma nga sumbuusa eya kawo
Kino ba kasangwawo kye baalanga nti kiribaawo
Bw’oba owakana gwe genda obuuze jajja wo
Naggyako akawuuwo
Ne mpandiika formula empya ku lubaawo
GNL Zamba, lyrical architect w’ekimbeewo
Surgeon eyayawula aba Hip Hop mu Kipepeo
Buli ssaawa obwongo bubeera budduka ng’akaweewo
Naye mwana GNL Zamba n’otulekawo?
Mpulira kati oyimba ne Mangere mwakola duo?
N’owewuwo ddamu otukube show eziri annual
Baboon Forest obasomere manual
Hits ziri classic
Style eri fantastic
Zamba oyagala colour ya white olinga wa Traffic!
Kko nze omwana muzungu naye omutima gwa ba Nilotic
We go together just like Gin and Tonic
Jjuuzi namugambye engeri gye njagalamu Hip Hop
Naye n’agamba muleete mu buliri tukole m’enage a’trois
Kuba ndaba engeri gy’omumissinga oyinza n’okwewa obutwa

Dear Hip Hop nze nkumissinga
Mu bakazi be naakabeera nabo yegwe asinga
Ki ekikunyiga ki ekikaabya amaziga?
Nze nkooye okulaba nga baku abusinga
Oli mulungi smile eringa poetry
Kankukwate mu kiwato ng’akwata ekitontome
Tutambule ffembi abateesi ka tubalumye
Tuula wano eno ku kisambi nkunyumize story
Dear HipHop nze nkumissinga
Mu bakazi be naakabeera nabo yegwe asinga
Ki ekikunyiga ki ekikaabya amaziga?
Nze nkooye okulaba nga baku abusinga
Oli mulungi smile eringa poetry
Kankukwate mu kiwato ng’akwata ekitontome
Tutambule ffembi abateesi ka tubalumye
Tuula wano eno ku kisambi nkunyumize story

Share: Dear Hip Hop Lyrics by GNL Zamba

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

TAGGED: GNL Zamba Lyrics
Share this Article
Facebook Twitter Email Print
Previous Article Mr. Deejay Lyrics by Goodlyfe ft. Swangz Avenue
Next Article Mukugu Lyrics by Fik Fameica ft. Beckie Johnz
Leave a comment

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Trending

Liam Voice
Dear Bestie – Liam Voice
Music
Mutima by An Known Prosper
Mutima by An-Known Prosper
Music
An Known
Taata by An-Known – Mp3 Download
Music
Matayo Allan Hendrik
Matayo – Allan Hendrik
Music
Kansalewo by Sheebah
Sheebah Karungi – Kansalewo
Music
Zig Zag Fred Owens
Fred Owens Zigi Zaga Mp3 Download
Music

Top Lyrics

Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Lyrics
Majje lyrics Azawi ft Fik Fameica
MAJJE Lyrics by Azawi ft. Fik Fameica
Lyrics
Kanzunzu by Fik Fameica
Kanzunzu Lyrics by Fik Fameica
Lyrics
Nkufeelinga Lyrics
Nkufeelinga Lyrics by Ykee Benda ft Chembazz
Lyrics
Ogwo munanansi by Fabie Eraikie
Munanansi lyrics by Fabie Eraikie
Lyrics

You Might Also Like

Vako - Alien skin ft Yung Mulo
Lyrics

Vako Lyrics – Alien Skin ft. Yung Mulo

March 21, 2023
Did I die - Hatim and Dokey
Lyrics

Did I Die Remix Lyrics – Hatim & Dokey ft. Sheebah, Feffe Bussi, Vampino & D’mario

March 21, 2023
Kalifah AgaNaga
Lyrics

Ekitangaza Lyrics by Kalifah AgaNaga

March 20, 2023
Ndugga Bamweyana – Ani Mutuufu Lyrics
Lyrics

Ndugga Bamweyana – Ani Mutuufu Lyrics

March 12, 2023
Musiclyfer
Follow US

© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us
Welcome Back!

Sign in to your account

Lost your password?