Rickman Manrick teams up with An-known on “Cinderella” a love story that inspires and motivates everyone searching for a love so true and deep.
Performed by Rickman & An-known, produced by spot kila (spot music), mixed and mastered by Herbertskillz.
Cinderella Lyrics by Rickman Manrick X An-known
Yeah, it’s your boy Rickman Manrick nga bulijyo
Anti asitama kuHummer ng’abasama
An-Known
Cinderella
Tatamira wine tamunywa tayagala
Anyumirwa ongeyo kyekirala ekimunjagaza
Respect nokwewa yewa ekitibwa
Muini-skirt zababanda aaaha
Agamba ebya love, yabikowa
Mukwano bagukyanga nga ba-baller
Nga nabafuusa bangi nabo yabakowa
She can still love but she’s on trials
Producer title yakayimba ebeere Bread and Butter
Latest version ye eya An-Known presso
Enyimba kamuwe nati ndi entertainer
When she’s in love me i’m in love
Abasenze bangi benzize ndabalaba eyo mukubo
Abeyita abalungi nga ate nembisa zero
Award zababi bazitwala, award eyabalungi yiye
Owomukwano Cinderella (Cinderella)
Cinderella bwenkulabye (Aah)
Yono ye abaki- yono abakira bendabye (Yono)
Owange gwenfunye nze (Cinderella ah)
Omulungi Cinderella (Owomukwano Cinderella)
Cinderella bwenkulabye (Ah yono)
Yono ye abaki- yono abakira bendabye
Owange gwenfunye nze (Ah yeh)
Yeah ogamba ebya love wabikowa
But you can still love kekasera
Kagato nkalese baby Cinderella
Ka necklace ko ku nsingo yebisera
Abakulimba bangi ye singa nakera
Siri mulangira nensimbi sirina era
Naye omukwano gwo nina Cinderalla
Gujuza Mapeera, baby terera
Producer title yakayimba ebeere Bread and Butter
Latest version ya Rickman Rickie
Enyimba kamuwe nanti ndi entertainer
When she’s in love me i’m in love
Abasinga bangi benzize ndabalaba eyo mukubo
Abeyita abalungi nga ate nembisa zero
Award zababi bazitwala, award eyabalungi yiyo
Owomukwano Cinderella
Cinderella bwenkulabye
Yono ye abaki- yono abakira bendabye nze
Owange gwenfunye nze
Omulungi Cinderella
Cinderella bwenkulabye
Yono ye abaki- yono abakira bendabye nze
Owange gwenfunye nze
Kisumuluzo kyange nkusibireyo wabweru oba nemunda
Kwendikuletera kali akagato ko
Balala banyiya amapenzi nenkowa
Cinderella you’re on my mind
You’re on my mind
You’re on my mind
Era gwe my woman
Yegwe wange my woman
Yegwe wange my woman
π£ Do you findΒ Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.