Lyrics to ‘Tubaale‘ song by Chris Evans ft. Mary Bata
Brian Beats
Bano tubasobola
M.B.M
Chris Evans
Mary Bata
Chris Evans
Turn around olage amafiga
Kankubye k’osabudde
Leero leka ndabe azalawa, eh yeah eeh
Sembera ofune ky’onywa
Ngya kuwa zonna ezange, ssibalirira
Naawe gaaya nga tombalirira, eh!
Chris Evans & Mary Bata
Mu kibuga tubaale (tubaale)
Tubuziibye tukeese (tukeese)
Babe nze wendi
Tudigide tukeese (tukeese)
Mu kibuga tubaale (tubaale)
Tubuziibye tukeese (tukeese)
Babe nze wendi
Tudigide tukeese (tukeese)
Chris Evans & Mary Bata
Njagala obinjigirize
Njagala onnyonoone
Kye njagala, tubinyumirwe
Aye maama yeah
Aye maama yeah
Bino nga binyuma! (Mary Bata)
Saagala kubireka
Nnali mbitya ebya love
Luli bali nga bantiisa
Bino nga binyuma hahaha
Saagala kubireka eeh
Chris Evans & Mary Bata
Mu kibuga tubaale (tubaale)
Tubuziibye tukeese (tukeese)
Babe nze wendi
Tudigide tukeese (tukeese)
Chris Evans & Mary Bata
Mpulira, omuliro muli
Buli lw’onsemberera mpulira
Mpulira ennyonyoogeze
Naye kiki nze tonfaako?
Kiki naye nze tonnyweza?
Hmmm, bye njagala
Njagala gulireyo tequila
Gwe waiter ono muwe Amarula
Laba otunula ng’omugole
Bikukubye tuddeyo eka kale eh
Chris Evans & Mary Bata
Mpulira, omuliro muli
Buli lw’onsemberera mpulira
Mpulira ennyonyoogeze
Naye kiki nze tonfaako?
Kiki naye nze tonnyweza?
Hmmm, bye njagala
Njagala gulireyo tequila (bye njagala)
Gwe waiter ono muwe Amarula
Laba otunula ng’omugole
Bikukubye tuddeyo eka kale eh
Chris Evans & Mary Bata
Mu kibuga tubaale (tubaale)
Tubuziibye tukeese (tukeese)
Babe nze wendi
Tudigide tukeese (tukeese)
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.