Kakkana Lyrics by BLU*3 ft. GNL Zamba
Ayayayayayaya ho!
BLU*3
And the boy GNL Zamba
You know love is like
Uneven, right?
Of course is uneven
But when you get to the peak times are hard
Kakkana
Jackie
Ofunayo akaseera n’oyitayo tulabe
Obwo obuzibu bwo nabwo tubumale
Ebikumenya omutima njagala kubikomya
Nze mu kulaba tewali kikalubye
Oba olina abakuwaga bakuwabye
Abo bate kye bagoba bakusubye
Nze n’obulamu bunsobedde butabanguse
Bw’onyiiga tewaba akusanyusa
BLU*3
Kakkana
Tomalirira kubireka (kakkana)
Eh omutuufu yeggwe (kakkana)
Tomalirira kubireka (kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe
Tomalirira kubireka (kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe (kakkana)
Tomalirira kubireka (kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe
Lillian
Mukwano eky’okukulumya kibi
Naye nakikola mmanye ki kyoli
Nakiraba abalimba bangi
Bakumatiza bamale bakuleke
Gwe nkukoze buli kimu tulabe
Naye wasigala omutima mugumu
Nga bw’onyiiga nkiraba nina kwenenya
Nsusse ssirikulumya nate
All
Kakkana
Tomalirira kubireka (kakkana)
Eh omutuufu yeggwe (mukwano kakkana)
Tomalirira kubireka (kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe
Tomalirira kubireka (kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe (kakkana)
Tomalirira kubireka (mukwano kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe
GNL
Lwaki tuneneŋŋana?
Ne tuyombagana, ne tutomeragana
Nkomawo owoggana
Onvunaana nga nze bwe neegaana
Obuzibu bw’olugambo olwo olusaasaana
Emikwano mu saluuni ogiwulira bwe girasana
Mbu boyfriend twamusanze akwana
Bukuteeka kubanga olina Zamba ekyana
Ate nga star nga MJ mu gy’ekinaana
Kibaluma bw’oyambuka buuza Juliana
Kati nkulaba onyiize omumwa ogutadde mu nnyindo
You’re telling me that you’re walking out of the door
Ogenda otya ewa Kapere n’oleka Salvador?
Lillian & GNL
Yeggweee (yeggweee)
Kakkana (kakkana)
Yeggweee (yeggweee)
Oh my God
Kakkana, kakkana
Yeggweee (yeggweee)
Gyal
Kakkana (kakkana)
You’re so beautiful don’t you agree?
Yeggwe (yeggwe)
GNL Zamba
Kakkana, kakkana
And the ladies
Yeggwe eeeeh
Princesses
Yeggwe
The empresses
Oh yeah (oh yeah)
BLU*3
Oooh (waaa)
Oooh (waaa)
Yeggwe (yeggwe)
All
Tomalirira kubireka (kakkana)
Eh omutuufu yeggwe (kakkana)
Tomalirira kubireka (kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe
Tomalirira kubireka (kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe (kakkana)
Gwe abasinga bonna
Tomalirira kubireka (kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe
Oh my God
All
Oh yeah (kakkana)
Omutuufu yeggwe (kakkana)
Oh yeah (kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe
Yeggweee (yeggweee)
Kakkana (kakkana)
Yeggweee (yeggweee)
Kakkana (kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe
Yeggweee (yeggweee)
Kakkana
Oh yeah (kakkana)
Oh yeah (kakkana)
Kakkana omutuufu yeggwe
Yeggweee (yeggweee)
Kakkana (kakkana)
Kakkana
Kakkana omutuufu yeggwe
Okimanyi!
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.