Biri Biri Lyrics by King Saha

Andre on de Beat

Nkwagala ng’otudde wali, wali
Ne nkunyumiza biri ebyaliwo luli yeah
Mu ka umbrella bwe tumwenya bwe twewaana
Mbeera mbirowoozaako, yeah
Weesunangako nga munno akufaako
Mukwano, mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyambaako mukwano

Nkwagala biri
Biri biri biri yeah eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeah eh eh
Nkwagala biri
Biri biri biri yeah eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeah eh eh

Omukwano guwooma
Ŋambaako nti tolinkyawa
Abangi bagenda
Abangi bo bajja ne beekyanga
Nze ŋamba linda embaga
Embaga ngireeta teweekyanga
Nkwagala nnyo nnyo
Singa okimanyi, singa okimanyi
Nze wannondayo n’onzigya mu bali
Nnava mu bali
Mukwano, mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyambako mukwano

Nkwagala ng’otudde wali, wali
Ne nkunyumiza biri ebyaliwo luli yeah
Mu ka umbrella bwe tumwenya bwe twewaana
Mbeera mbirowoozaako, yeah
Weesunangako nga munno akufaako
Mukwano, mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyambaako mukwano

Read Kaŋŋume Lyrics by Gravity Omutujju ft. King Saha

Share Biri Biri Lyrics by King Saha

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.