Binyuma Lyrics by Zafaran

Binyuma Lyrics by Zafaran

(Intro)
Heeeey
Ho waaaaa
Magic Pen
Lovie Davie

(Chorus)
Omutima gundi wammu
Nanti binyuma
Kansunasuna akalenzi ako binyuma
Bwenkalaba nendozolera nange nsanyunka
Akalenzi kekoza ebyabalungi

Gundi wammu
Nanti binyuma
Kansunasuna akalenzi ako binyuma
Bwenkalaba nendozolera nange nsanyunka
Akalenzi kekoza ebyabalungi
Wabula

(Verse 1)
Nkola kola nze bukodyo
Kyusa kyusa ompe ku bibyo
Wadde bekoza tebakusobola
Nakutwala ebirowoozo gwe gwenina
Give me more of your love
Baibe come touch and see how me feel baibe
The way you touch and caress
You making my heart crazy bwoy

(Chorus)
Omutima gundi wammu
Nanti binyuma
Kansunasuna akalenzi ako binyuma
Bwenkalaba nendozolera nange nsanyunka
Akalenzi kekoza ebyabalungi
Wabula

Gundi wammu
Nanti binyuma
Kansunasuna akalenzi ako binyuma
Bwenkalaba nendozolera nange nsanyunka
Akalenzi kekoza ebyabalungi
Wabula

(Verse 2)
Omulungi nze muzudde
Abasooka muli ku byammwe
Byakola bintanudde
Kamutwale mu bakadde
You’re touching me
My body and my soul
Baibe give me a little one drop
Byonna byewekola binsula kanzunzu
Ono owange kamukweke eno
Kamuteeke eno! one drop
Mubireke nno ebyo
Byemwesunga
Muli ku byammwe
Another drop

(Chorus)
Omutima gundi wammu
Nanti binyuma
Kansunasuna akalenzi ako binyuma
Bwenkalaba nendozolera nange nsanyunka
Akalenzi kekoza ebyabalungi
Wabula

Gundi wammu
Nanti binyuma
Kansunasuna akalenzi ako binyuma
Bwenkalaba nendozolera nange nsanyunka
Akalenzi kekoza ebyabalungi
Wabula

(Verse 3)
Baby bwoy yo my green flower
Wulira baby nange bwentabuka
Byokola mukwano bindalula
Bindetera okufuna nze na’malala
Wali wekwese mu butimba
Eno tosuubira bulimba ebyaffe byo bya lwaatu Ssi bya bubba
Tukole biri bwewasubiza
You’re touching me
My body and my soul
Baibe give me a little one drop
Byonna byewekola
Binsula kanzunzu
Oooh

(Chorus)
Omutima gundi wammu
Nanti binyuma
Kansunasuna akalenzi ako binyuma
Bwenkalaba nendozolera nange nsanyunka
Akalenzi kekoza ebyabalungi
Wabula

Gundi wammu
Nanti binyuma
Kansunasuna akalenzi ako binyuma
Bwenkalaba nendozolera nange nsanyunka
Akalenzi kekoza ebyabalungi
Wabula

Hottest lyrics right now!!

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *