Binene Lyrics – Gabbie Ntaate

Gabbie Ntaate Lyrics

“Binene”

Andabamu binene
Ntaate

Eno ensi nebweba ekulabamu kitono
Mukama akulabamu bitole binene

Ebitangaazibwa
Nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindikibwa
Binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
Ebitangaazibwa
Nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindikibwa
Binaaba bibyo awatali kuvuganya binene

Oh, binene nnyo
Katonda by’akola abamu
Nebwoba mutono nga Dawudi
Mu Mukama Goliyaasi omumegga
Bakulaba ng’ekitagasa naye Mukama
Akulabamu mwana kw’afiira
Lw’olibeera Daniel mu mpologoma
Eziruma ennyama walaayi zirikuzira
Lw’olibeera ku nnyanja awatayitika
Kululwo Mukama alikola ettaka aah
Mmeeme yange onyweranga
Mutima gwange onyweranga
Mmeeme yange onyweranga aah
Mutima gwange nywera

Ebitangaazibwa
Nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindikibwa (ebisuubizibwa bibyo)
Binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
Ebitangaazibwa
Nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindikibwa (ebisindikibwa aah ah)
Binaaba bibyo awatali kuvuganya binene

Wabula binene nnyo sirojja
Gwe weebuuze nti
Mukwano gw’ani ogukwata wano awaluma newawona?
(Gwa Mukama)
Lulimi lw’ani lwetusaba lutwatulire emikisa gyetufuna ah?
Abitulabamu ebinene abalala byebatunoonyaamu nebibula
Lw’olibeera Daniel mu mpologoma
Eziruma ennyama walaayi zirikuzira
Lw’olibeera ku nnyanja awatayitika
Gwe kululwo Mukama era alikola ettaka aah ah
Mmeeme yange onyweranga (mutima gwange era)
Mutima gwange onyweranga (meeme yange nywera)
Mmeeme yange onyweranga aah (mutima gwange)
Mutima gwange nywera (mutima gwange eeh eh)

Ebitangaazibwa
Nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindikibwa (eeh eh)
Binaaba bibyo awatali kuvuganya binene (binene)
Ebitangaazibwa
Nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene (eyo gyotalaba)
Ebisindikibwa (ebisuubizibwa bibyo)
Binaaba bibyo awatali kuvuganya binene

Ebitangaazibwa
Nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindikibwa (eeh)
Binaaba bibyo awatali kuvuganya binene
Ebitangaazibwa (ooh oh, binene)
Nebirabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindikibwa
Binaaba bibyo awatali kuvuganya binene

Correct lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.