Bebe Cool – Ndi Wuwo Lyrics

Mastermind in another
He, Wani Production
A Bebe Cool Banton, heh

Simanyi, kyewankola naye wootali
Nyongobera okukira bw’omanyi
Musaayi mu mutima nga gwefukula
Laba onjogeza nga musale kanyata
Ndi mu bitundu
Omukwano gwantema bitundu
N’omutima gwajjula biwundu
Mbuuka biwonvu
Ne bwebalikukweka mu misambu
Omukwano gwo ngya kugukwekula
You’re ma warrior
Super warrior
Nobody better than
Can’t let you down

Ndi wuwo
Ne bwe bakuyita nnyamantono
Ndi wuwo
Mukwano gwo ddala alibeerawo
Ndi wuwo
Wadde baakukyawa baakulekawo
Nze wuwo wuwo wuwo wuwo
Ndi wuwo
Ne bwe bakuyita nnyamantono
Ndi wuwo
Mukwano gwo ddala alibeerawo
Ndi wuwo
Wadde baakukyawa baakulekawo
Nze wuwo wuwo wuwo wuwo

Eh, this girl is a killer
Look how she move her body like a caterpillar
And when she whine anjogeza vernacular w’oluzungu
Ansomesa plural ne singular
Ayi, nkimanyi bangi abekwegwanyiza
Nga ne lwotalabise bajula kwetuga
Singa kale wali nga money nga nkukuuma nga Al Qaeda
Nkuba akafaananyi ng’okyadde eka
Mu ndabirwamu nga weemoola
Okimanyi na locking-a
Tokigezanga okwekyanga

Simanyi, kyewankola naye wootali
Nyongobera okukira gw’omanyi
Musaayi mu mutima nga gwefukula
Laba onjogeza nga musale kanyata
Ndi mu bitundu
Omukwano gwantema bitundu
N‘omutima gwajjula biwundu
Mbuuka biwonvu
Ne bwebalikukweka mu misambu
Omukwano gwo ngya kugukwekula
Nkuba akafaananyi ng’okyadde eka
Mu ndabirwamu nga weemoola
Okimanyi na locking-a
Tokigezanga okwekyanga
You’re ma warrior
Super warrior
Nobody better than
I can’t let you down

Also Read:
Amatu Maggule Lyrics by B2C ft Bebe Cool
Wakayima Lyrics by Bebe Cool

Share: Bebe Cool – Ndi Wuwo Lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *