Below are Bango Lyrics by Rickman Manrick
Atin
Ebango waliwanika (rickman)
Waliwanika
Maama Ebango baliwanika
Ba ba baliwanika
Nkugambye baliwanika
Abaana mwana baliwanika
Eehh nze nakkiriza baliwanika
Ebango abaana twaliwanika
Eeh okimanyi anti twaliwanika
Nze nakiriza twaliwanika
Eh eh ebango baliwanika
Banyivu ate tebambala nicker
Tebanyega nebwogasinika
Amagugulu go baagagalika
Tebatemya anti gabakanuka
Bano tobawona
Tebakutya nebwoba kabona
Nobusentebwo nabwo babunona
Bo nekidongo batta mukago
Bakulaba nono ba semitego
Baliwanika basiiba my FACO
Kati nze Ricky ndaba balebe
Maama ebango baliwanika
Ba ba baliwanika
Eh eh nkugambye baliwanika
Abaana mwana baliwanika
Eeh nze nakiriza baliwanika
Ebango abaana twaliwanika
Okimanyi nti twaliwanika
Nze nakiriza twaliwanika
Babera buziga
Ziga bazivuga buki bamufuna ate ne welo bamukuba ohh noo
Ne zolina bazinona
Bakukaliza nofuka mukalu
Ono ye maculate ne nabukalu
Baja bezina kino ekidigida
Mbu ekidigida ekidigida ekidigida ekikwata Ku nabukalu
Ekidigiaah ekidigihmm ekidigida ekikwata Ku nabukaaha
Ekidigiaah ekidigihmm ekidigida ekikwata Ku nabukaluuu
Also: Rickman Manrick β Wakanda MunaUganada Lyrics
Baliwanika
Ba ba baliwanika
Eh eh Nkugambye baliwanika
Abaana mwana baliwanika
Ehh nze nakiriza baliwanika
Ebango abaana twaliwanika
Eeh okimanyi nti twaliwanika
Nze nakiriza twaliwanika
Nebwonjasa kati siyatika
Nobwomenya kati simenyeka
Nebwonsesa kati sisinika
Nze drink nywera kukabinika
Maama selector yakikuba
Selector yakikuba
Nebwewezina kati sisituka
Nzanya kyenda kati nze sikutuka
Bwebampita kati siyitika
Nobwonjasa kati siyatika
Nebwomenya kati simenyeka
Nebwonsesa kati sisinika
Drink nywera kukabinika
Mwana wamama gwe wakikuba
Maama ebango baliwanika
Ba ba baliwanika
Ehh eh nkugambye baliwanika
Nze nakiriza baliwanika
Ebango abana twaliwanika
Okimanyi nti twaliwanika
Nze nakiriza twaliwanika
Ba ghetto yute baliwanika
Abasomi kyo mwaliwanika
Basummer January yabalemesa
December lwe musobola
Champaigne papi yaliwanika
Bafububirana yaliwanika
Meddy vibe naliwanika
Shafo Shafo Bebina naliwanika
Etania wakikuba
Writer(s): Derrick Ddungu
Hottest lyrics right now!!
- Ebiseera Ebyo Lyrics β King Saha
- Maama Lyrics β Judith Babirye
- I do lyrics by Jose Chameleone
- Elijah Kitaka – Ndi Wuwo Lyrics
- Labisa Lyrics – Bobi wine, Nubian Li, Feffe Bussi, Zex BilangiLangi, & Sizza Man
π£ Do you findΒ Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.