Bareke abo mp3 download by PallasoBareke abo mp3 download by Pallaso

Pallaso – Baleke Abo Lyrics

Intro
Dodo Dodo(Oh yes)
A karma Ivan
Dodo Dodo(Oh yes)

(Hash Beats)
Baby bareke abo bagala kutwawula (See I just wanna make you feel alright)
Bareke abo Bagala kutwawula (hash beats)

(Pallaso)
Kati nkugabira omutima gwe sweet gwenasiima, abalala banema
Bajinze jinze ebigambo nga bagala nkukyawe, nze okukyawa kwaneema
Wanteeka mubulamu wampa essanyu, kiki ate kyengyoya
Kati kyetubuzaayo kuzaala baana, bambi baby wange tonjuwa
Gimme some time nsabayo akaadde nawe
Nyumyemu kumboozi nawe
Baby maybe one night or tonight so maybe forever
‘Cause i’ll never let you down
Tusabe ne mukama atukuume
Teri kiyinza kwawula(kwawula)

(Hash Beats)
Baby bareke abo, bagala kutwawula (I cant believe this baby)
Uhhm bareke abo(eh eh)
Bagala kutwawula(hash beats)
Kati wesigame kunze
Bambi bera awo wenkulabira
Mukwano gwo gufuuse
Yingiini omutima kwegukubira

(Pallaso)
Bakuntunga mudiibba, kyona kyewategeza amazima onina
Njagala onteeke musanyu, lyetutagenda kwejussa nze lyenjoya
Nze benasingira ddala ate okwagala, ate tebanyumyanga byenkola
Naabali abokumutima, mikwano gyange ejadala najjo nejiduka
Nze nkwebaza olaba waguma, olaba nolwazi lumala nerwatika
Njagala nkuse musanyu, osanye okweyagalira mu byenina

Gimme some time
Nsabayo akaadde nawe
Nyumyemu kumboozi nawe
Baby maybe one night or tonight so maybe forever
‘Cause i’ll never let you down
Tusabe ne mukama atukuume
Teri kiyinza kwawula(kwawula)

Baby bareke abo, bagala kutwawula(i love you baby)
Uhmm bareke abo
Bagala kutwawula(i love you and you know know)
Kati wesigame kunze(Eh eh)
Bambi bera awo wenkulabira
Mukwano gwo gufuuse
Yingiini omutima kwegukubira(you dont know)
I wanna let you know this

Read also: Romeo & Juliet Lyrics by Pallaso

Download: Pallaso – Bareke Abo Mp3 Download

share: Bareke abo lyrics by Pallaso

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.