Bakabasajja Banyuma LyricsBakabasajja Banyuma Lyrics

Bakabasajja Banyuma Lyrics – Record Elah Butida

Black City Music

Nze ndabye ebinyuma
Ku nsi ya Mukama
Naye bakabasajja banyuma
Ndabye ebinyuma
Naye bakabasajja banyuma
Anti mukomusajja tatama
Ye takulondoola
Nebwakusanga ne Jane, hmm!
Nebwakusanga ne Naaki, hmm!
Nze ndabye ebinyuma
Ku nsi ya Mukama
Naye bakabasajja banyuma
Ndabye ebinyuma
Naye bakabasajja, ho!

Ampaana nti nze alina ennene!
Aŋamba nti nze amanyi okukuba
Ampaana nti nze amanyi okunyoola
Takusaba za nviiri
Bbaawe abeerawo, okumuwa ez’enviiri
Talikusaba na za nviiri
Bbaawe abeerawo, okumuwa ez’enviiri
Takupeeka shopping okuggyako okugamba
Nti nguliraayo erindaazi
Takusaba za shopping akugamba kimu
Nguliraayo erindaazi

Bakabasajja banyuma, huh!
Bakabasajja banyuma
Mbuuza bakabasajja banyuma?
Yee bakabasajja banyuma

Mukomusajja k’omukwata bulungi
Gwe n’omuwembejja
N’emmere olya ya musajja munno
Mukomusajja k’omukwata bulungi
Gwe n’omuweeweeta
N’emmere olya ya musajja munno
Kati bakabasajja banyuma?
Bakabasajja banyuma
Bakabasajja banyuma
Yee bakabasajja banyuma
Owange namugulira lindaazi
Neyeteteggula ebisambi bannange
N’alyoka angabira ebyapa
Masaka ne Jinja n’e Mityana wange

Kale bakabasajja banyuma
Bakabasajja banyuma
Oh bakabasajja banyuma? (yee banyuma)
Eh bakabasajja ho!
Bannange banyuma ho!
Ddala banyuma?
Eh banyuma

Wooloololo
Bano banyuma eeh
Nze ndabye ebinyuma
Ku nsi ya Mukama
Naye bakabasajja banyuma
Ndabye ebinyuma
Naye bakabasajja banyuma
Anti mukomusajja tatama
Ye takulondoola
Nebwakusanga ne Jane, hmm!
Nebwakusanga ne Naaki, hmm!
Nze ndabye ebinyuma
Ku nsi ya Mukama
Naye bakabasajja banyuma
Ndabye ebinyuma
Naye bakabasajja, ho!

Ampaana nti nze alina ennene!
Aŋamba nti nze amanyi okukuba
Ampaana nti nze amanyi okunyoola
Takusaba za nviiri
Bbaawe abeerawo, okumuwa ez’enviiri
Talikusaba na za nviiri
Bbaawe abeerawo, okumuwa ez’enviiri
Takupeeka shopping okuggyako okugamba
Nti nguliraayo erindaazi
Takusaba za shopping akugamba kimu
Nguliraayo erindaazi

Bwe tukutega akamasu
Gwe n’okayita ebbali
Nga tukukubisa butida
Bw’ogiwona ssebo
Gy’oddukira ogwa mu lubabu
Ogwa mu lubabu
Nze ndabye ebinyuma
Ku nsi ya Mukama
Naye bakabasajja banyuma

Read Moni Lyrics by Eddy kenzo

Share Bakabasajja Banyuma Lyrics – Record Elah Butida

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.