Bagikoona
Eno endongo bagikoona
Tozalawa bagikoona
Eeh eh eh
Eh eh
Bagikoona
Eno endongo bagikoona
Tozalawa bagikoona
Eeh eh eh

Eno gy’ozalawa abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Eno gy’ozalawa abalala kwe bafiira
Endongo gy’ozalawa abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Endongo gy’ozalawa abalala kwe bafiira

Ah wadde ozina nga kyakayiga
Amazina tebagapapira gayiga
Amateera ne bw’oteekamu amasoga
Kiggwa, kiggwa
Atamanyi kuzina teweekwasa
Amazina gagenda na kwebuusa
Selfie nnyingi naye teyekyusa
Atudde, atudde, aah
Bwe tubalinnya temuyomba
Nze ndaba mutudde ng’abali mu nnyumba
Waliwo azina karate tabasamba
Anti omuliro gukutte mu nnyumba mu nnyumba

Wamma tingisha tingisha
Oba kumenyeka menyeka menyeka
Wamma babe katika katika katika
Pon the dance floor
Pon the dance floor, eh
Say, wamma tingisha tingisha
Oba kumenyeka menyeka menyeka
Wamma babe katika katika katika
Pon the dance floor
Pon the dance floor, eh
Eno Beats, eno gy’okubye madder
Abaana bazina bazina bazina
You’re mi best ma brada

Ah wadde ozina nga kyakayiga
Amazina tebagapapira gayiga
Amateera ne bw’oteekamu amasoga
Kiggwa, kiggwa
Atamanyi kuzina teweekwasa
Amazina gagenda na kwebuusa
Selfie nnyingi naye teyekyusa
Atudde, atudde, aah
Bwe tubalinnya temuyomba
Nze ndaba mutudde ng’abali mu nnyumba
Waliwo azina karate tabasamba
Anti omuliro gukutte mu nnyumba mu nnyumba

Eeh, aah ah
Kangamu awo, eeh
Kaddemu awo,
Eeh, ng’omanyi awo
Reality
Ggwe aah
Kangamu awo
Kaddemu awo
Ng’omanyi awo
Bagikoona

Read Emmala Lyrics by O.S. Ssuuna ft. Spice Diana

Share Bagikoona Lyrics by Spice Diana

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.