Aziz Azion’s Silika Bwekye is out now. Check out the lyrics below
Intro
Eh Azion murder
Nexo kungoma
Chorus
Nyirira osilike bwekye,
Bwekye x3
Tukula osirike bwekye
Anazigwamu yanazigwamu
Nyirira osilike bwekye
Bwekye x3
Tukula osirike bwekye
Anazigwamu yanazigwamu
Verse 1
Endabikayo ye value yo tokowa kwerabirira
Buwelo mwesale, kikumba okyambale
Buno obulamu tubulekawo
Njagala oyambale zi design ezisinga (ezisinga)
Buno obulamu bubwo olina okubutreatinga
Sente zolina ku account (zizo)
Zetekemu teri akugaana (zizo)
Omutima guwe kyegwegomba (zizo)
Wama obulamu bunyume (zizo)
Chorus
Nyirira osilike bwekye,
Bwekye x3
Tukula osirike bwekye
Anazigwamu yanazigwamu
Nyirira osilike bwekye
Bwekye x3
Tukula osirike bwekye
Anazigwamu yanazigwamu
Verse 2
Maria Maria yetekamu esente nanyirira
Yakowa ebintu bwokwegayirira
Kyova olaba abalaasi bamulwanira
She’s independent woman, she depends on no one
Ono omwana musama, ate nga yakola
Yewa ka class, anywa Hennessy Bel Air ne Mojito
Bulikadde jubilating, omwana ayagala bye dinner date
Chorus
Nyirira osilike bwekye,
Bwekye x3
Tukula osirike bwekye
Anazigwamu yanazigwamu
Nyirira osilike bwekye
Bwekye x3
Tukula osirike bwekye
Anazigwamu yanazigwamu
Hottest lyrics right now!!
- Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha
- Maama Lyrics – Judith Babirye
- I do lyrics by Jose Chameleone
- Elijah Kitaka – Ndi Wuwo Lyrics
- Labisa Lyrics – Bobi wine, Nubian Li, Feffe Bussi, Zex BilangiLangi, & Sizza Man
- Nsazeewo Lyrics – Liam Voice
- Mistake Lyrics by Asha Blessings & Vyroota
- Bailando Lyrics – Vinka
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.