By using this site, you agree to the Privacy Policy and Terms of Use.
Accept
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Musiclyfer
Search
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Follow US
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us
© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.
Lyrics

Ani Yali Amanyi Lyrics by GNL Zamba

lyfer
Last updated: 2022/03/05 at 2:00 AM
By lyfer Published March 5, 2022
Share
GNL Zamba

Oh my God (yeah)
It’s the walk with me
Ladies and gentlemen (oh Kampala)
Your boy GNL Zamba (256)
Allow me to introduce myself
(Bugoloobi to Kawempe)
If you believe it you can achieve it (hahaa)
Your mind perceive it you can receive it (yes)
To heal the broken hearts we cry and get over it
Until you could go beyond
One time
Let’s go

Teweebuuza lwaki ntambula naanuuka
Ku streets nga rubber band
Kampala eringa firimu mbouncinga nga bad (yes)
Emiziki ngikuba okukira ebyuma bya band (wah)
Ensi yali ekaluba naye ngigonzezza nga BlueBand (haha)
GNL Katonda ali mu nze, yenze bad (yes)
Nzijukira ebiseera bwe baatudissinga (hmmm)
Ntinno hip-hop talivaayo talidevelopinga (mbu mbu)
Batudissinga nga ffe tetumindinga (twabalaba)
Nga tumanyi ntinno mu microphone
Mulimu gold ffe gwe tumininga (yes)
Kati laba, award yeffe abaziwinninga (ah)
Essimu za show zijja, ffe abasmilinga (dance with me)
Emmotoka ez’ebbeeyi kati ffe ze tuparkinga (yes)
Wines eziri expensive ze tusippinga (zi Champagne)
Mu bufo obw’ebbeeyi mwana mwetuchillinga
Ne bu sexy obuli sexy bwetudatinga ani?

Ani yali amanyi?
Ani yali amanyi?
Man nzijukira ka time nga tuli awo ku DV8
Tewali yali amanyi
Nga tusaba lukumi lutuzze eka
Kubanga promoter agaanye okusasula, ha
Okuggyako Mukama Katonda
Ani yali amanyi?
Ani yali amanyi nti naffe balitusigninga?
Ani yali amanyi?
Album ne zifuluma ne batufeelinga
Tewali yali amanyi (wah)
Okuggyako Mukama Katonda
Tewali yali amanyi

Listen, yeah
Ng’ebigambo by’oluyimba nga tekuli instrumental
Bangi bali eyo mu Ghetto tebalina capital (kituufu)
Wali olabyeko embuzi ng’eraaridde mu bisooto? (bambi)
Ba taata bangi bwebatyo bwe babeera nga bafaanana
Ng’akomyewo awaka talina mata ga ba toto (bambi)
Nga ne maama jjo gaamuweddeko mu nnywanto (oh)
Kuba ka photo
Ng’ensi ekuzunza ng’embuyaga bwebeera, ng’ekuba eryato
Kola na maanyi Katonda ajja kuwa omukisa (yes)
Vva mu kucomplaininga buli ssaawa
Nga Odongo Otto (omulaba?)
Beera n’ekirooto (ah)
Ndabye bangi abazze e Kampala nga talina wadde engatto
Okuggyako enjoka mu lubuto (hahaha)
Ogenda okuwulira, emyaka etaano (aah yes)
Nti oyo ava Moroto kati azimba Bukoto (ah yes)
Kola na maanyi, no retreat no surrender ye motto
Gw’amanyi gyova, Katonda y’amanyi gy’ogenda

Ani yali amanyi?
Ani yali amanyi?
Ani yali amanyi nti oliva mu butembeeyi man?
Tewali yali amanyi
Okuggyako Mukama Katonda, ha
Nti kati naawe olina edduuka mu kikuubo!
Ani yali amanyi nti olimala ka degree ako?
Ani yali amanyi?
Nga waddukanga buli ssaawa ng’osooka kutunda mazzi
Ani yali amanyi?
Tewali yali amanyi
Okuggyako Mukama Katonda
It really feels good when you God’s blessings

Listen, wah
Ssaawa mwenda ndi mu Ntinda
It’s a, rainy day with some sparks of thunder (yes)
Omwana aŋŋamba ali cool ng’akatunda (ah)
She’s a, half Mukiga a half Muganda (wah)
Type esooka okumanya nga tannawalampa kitanda (yes)
Ono angel wa Katonda ssi wa Amanda
Love is a war and I’ve got a feeling to surrender
Bwe nnaabera naye ngya kumalako ngya kuzannya kyenda
Kyenva kwata empola ng’abeera anyiga ensanjabavu
Kuba yeggwe mukazi eyasooka
Okunjagala mu bwavu (so beautiful)
Nali nsiiwuuse ng’eyali yeesiize evvu (wa)
Walungiwa n’owanvuwa ng’ekitooke kya kivuuvu (so beautiful)
Nali mmanyi nti olifunayo omulala ng’alina kavu (ha)
Naye ogumye nange mu bulamu
Bw’ekivubuka obutaliimu ssavu (I’ll remember)
Mbala emyaka musanvu tuli mu love
Nali simanyi nti ndibeera ne muwala wa biroodi ani?

Ani yali amanyi ?
Who knew that I’ll be with you?
Ani yali amanyi ?
My wife to be Rycom Care?
Tewali yali amanyi
Ani yali amanyi nti Obama alifuga ensi?
Okuggyako Mukama Katonda (wa)
Ani yali amanyi ?
Ani yali amanyi nti technology alikula?
Ani yali amanyi ?
Ne ndicordinga akayimba n’omugenzi
Tewali yali amanyi
Elly Wamala ladies and gentlemen
Okuggyako Mukama Katonda
Tewali yali amanyi

Congratulate yourself
You need to look back at the fala that you were
And the person you’ve become
Tunula emabega olabe entalo z’owangudde…

Hottest lyrics right now!!

  • Billnass Feat Jay Melody – Puuh Lyrics
  • Rabadaba – Bwekiri Lyrics
  • Nkulinako Crush Lyrics by Acidic Vokoz
  • Emikwano Mizibu Lyrics by Paul Kafeero
  • Abantu Bakoowu Lyrics by Mathias Walukagga

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

TAGGED: GNL Zamba Lyrics
Share this Article
Facebook Twitter Whatsapp Whatsapp Telegram Copy Link
Previous Article Butera Knowless Bafana Bafana Feat BullDogg Fireman Butera Knowless – Bafana Bafana Feat BullDogg & Fireman
Next Article Tusimbudde by gravity Tusimbudde Lyrics by Gravity Omutujju
Leave a comment

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Top Chart

Liam Voice
Dear Bestie – Liam Voice
Music
Mutima by An Known Prosper
Mutima by An-Known Prosper
Music
An Known
Taata by An-Known – Mp3 Download
Music
Matayo Allan Hendrik
Matayo – Allan Hendrik
Music

Trending

Liam Voice
Dear Bestie – Liam Voice
Music
Mutima by An Known Prosper
Mutima by An-Known Prosper
Music
Matayo Allan Hendrik
Matayo – Allan Hendrik
Music
An Known
Taata by An-Known – Mp3 Download
Music
Kansalewo by Sheebah
Sheebah Karungi – Kansalewo
Music
most followed TikTok content creators 1
The 18 most followed TikTok content creators in Uganda 2023
Blog
Zig Zag Fred Owens
Fred Owens Zigi Zaga Mp3 Download
Music
Zzina Awards 2022
Zzina Awards 2022: See the full winners list
News

Top Lyrics

Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Lyrics
Majje lyrics Azawi ft Fik Fameica
MAJJE Lyrics by Azawi ft. Fik Fameica
Lyrics
Kanzunzu by Fik Fameica
Kanzunzu Lyrics by Fik Fameica
Lyrics
Nkufeelinga Lyrics
Nkufeelinga Lyrics by Ykee Benda ft Chembazz
Lyrics
Ogwo munanansi by Fabie Eraikie
Munanansi lyrics by Fabie Eraikie
Lyrics
Kimuli Kyange Mudra ft Vinka
Kimuli Kyange Remix (Lyrics)-Mudra ft Vinka
Lyrics
TUBATIISA Azawi mp3 image
Azawi – Envision Lyrics
Lyrics
Tujune by Bobi Wine Mp3 Download
Tujune Lyrics by Bobi Wine
Lyrics

You Might Also Like

GNL Zamba
Lyrics

Uganda Yaffe Lyrics – GNL Zamba

January 6, 2023
GNL Zamba
Lyrics

Sesetula Lyrics – GNL Zamba, Mun*G & Big Tril

November 12, 2022
GNL Zamba
Lyrics

GNL Zamba – Kikankane Lyrics

January 31, 2022
Esuubi Lyrics by GNL Zamba
Lyrics

Esuubi Lyrics by GNL Zamba

December 26, 2021
Subscribe to Our Newsletter

Subscribe to our newsletter to get our newest articles instantly!

Follow US

© 2022 Musiclyfer

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us

Removed from reading list

Undo
Welcome Back!

Sign in to your account

Lost your password?