Intro
Sizza wid a new style again yey… really really burn dem
Washington in a new style again yey… really really burn dem
Sizza wid de new style again…
Chorus x2
Ring ring, ani ono? Angella.
Angella owewa? Nansana.
Angella oyagala ki? Wankuba.
Nakukuba okakasa ? I swear !
Verse 1
Bansala ku border e ye Busia, nafuna message ng’eva wa Angella
Ayagala twesange wali Nansana, nange bwentyo nenkyusa Harrier
Ntuk’e Nansana ndabe Angella, afande yagyayo high calibre
Hot plate kwob’ob’okalira ob’obuuke mu karina e ye nkaaga…
(Chorus)
Ring ring, ani ono? Angella.
Angella owewa? Nansana.
Angella oyagala ki? Wankuba.Nakukuba okakasa ? I swear !
Verse 2Omukwano gwantama nga Matovu Samalie, nensenguka ne Bakuli
Ediini nadda mu bukatuliki, kyenasimatuka bullet
Nali nfudde olwa Angella, ndayila ! Nasirik’olwa Angella, ndayila!
Nemenyek’olwa Angella ey ! Kati nyabo takyanefasa ey!
Banzirusako ne ku Kadic, hot plate yantekako ne ka damage
Kilabika nafunamu short circuit, kwekunzirusak’e Tanzania
(Chorus)
Ring ring, ani ono? Angella.
Angella owewa? Nansana.
Angella oyagala ki? Wankuba.
Nakukuba okakasa ? I swear !
Verse 3
Baby girl, todissinga rasta, nyambal’obupati nkuba ndi bad man
Nsimbul’automatic wakiri roger! Twasoma SST mega muossa…
That’s not nice, waliwo ba civilian, bagya mu magye ate nebalekulira
Sizza nyig’awo, nz’ataseela… tubabulir’obusimu nga bwebabukuba…
Buuza Franka, yenze energizer… stopper ku jean ogw’omulembe gwaaga
Okwambal’olupya ssebo olinda Pasca, netugolol’obukindo bwa spaila ey!
Dry wash ffe nga twooza, detergent ne stain zibula
Wagadan wa ragga nsiiga Saddam, nebwaba swine fever enyindo siziffeza…
(Chorus)
Ring ring, ani ono? Angella.
Angella owewa? Nansana.
Angella oyagala ki? Wankuba.
Nakukuba okakasa ? I swear !
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.