Matayo Allan HendrikMatayo Allan Hendrik

Matayo Lyrics by Allan Hendrik

Ssebo omuwooza w’obupale
Ojja kwezaalira obulabe
Ofa ki okubambira abanene?
Katulabe gyekinaggwera kale
Oyagala kuyomba
Bakulabula obifudde bya kuyomba ssebo
Osiiba mu kunyooka kunyooka
Ebibyo bya kunyooka ssebo
Gwe waba ki waba ki ateepimira minzaani?
Gwe waba ki waba ki ayessa ku minzaani?
Vva mu bintu by’enjaaye
Birikusuula mu ggaali
Vva mu bintu by’enjaaye
Birikusuula mu ttagali, oh oh

Weewale ebiragala (Matayo)
Buno obulamu bw’oziika (Matayo)
Weewale ebiragala (Matayo)
Abakunenya b’olumba (Matayo)
Weewale ebiragala (Matayo)
Buno obulamu bw’oziika (Matayo)
Weewale ebiragala (Matayo)
Abakunenya b’olumba (Matayo)

Obusiru obusiru, obusiru
Obusiru obw’obukulu, obusiru
Obukulumbisa abakulu uh yeah
Sooka osome
Osobole okubeera nga ffe
N’oluzungu oyige
Osobole okubeera nga ffe
Sooka osome
Osobole okubeera nga ffe
N’oluzungu oyige
Osobole okubeera nga ffe gwe

Weewale ebiragala (Matayo)
Buno obulamu bw’oziika (Matayo)
Weewale ebiragala (Matayo)
Abakunenya b’olumba (Matayo)
Weewale ebiragala (Matayo)
Buno obulamu bw’oziika (Matayo)
Weewale ebiragala (Matayo)
Abakunenya b’olumba (Matayo)

Ssebo omuwooza w’obupale, obupale eeh
Ojja kwezaalira obulabe eh
Lwaki olippira nnyo abanene gwe, hmmm?
Oyagala kuyomba
Bakulabula obifudde bya kunyooka ssebo
Osiiba mu kunyooka kunyooka
Gwe ebibyo bya kunyooka ssebo
Gwe waba ki waba ki ateepimira minzaani?
Gwe waba ki waba ki ayessa ku minzaani?

Weewale ebiragala (Matayo)
Buno obulamu bw’oziika (Matayo)
Weewale ebiragala (Matayo)
Abakunenya b’olumba (Matayo)
Weewale ebiragala (Matayo)
Buno obulamu bw’oziika (Matayo)
Weewale ebiragala (Matayo)
Abakunenya b’olumba (Matayo)

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.