Afrie - Mulala

Lyrics for Mulala by AFRIE

Twawalampa ng’amabati
Nti nafe, tulabeyo zikalori
Netukola cake yembagga, nga ya taka
Twabuka ku bisenge, bulijjo nti nafe tukwateyo ko ku nsenene
Netuduka kamulari, nga kute mu maaso
Jangu jangu nti nawe, tukonkone amayumba gonna tuduke nawe
Baveyo bavume, nga teri

Mulala
Teriyo, mulala
Teriyo, mulala

Otyo otyo nze oyo, twalumba nga ffembi nga tuyoya bi ffene nawe
Otyo nti nawe, nzijukira uh uh (otyo)
Otyo otyo nze oh you, batukwata ffembi mu miwogo gyabendi
Jje twalya mu kyama, nzijukira nawe eh

Mulala
Teriyo, mulala
Teriyo, mulala ah aah-ah
Mulala
Teriyo, mulala
Teriyo, mulala

Nze ne bwo-tompe zabu, nga wampeka ku’mugongo
Nze mpandiise, erinnya lyo wano ku’mutima
Ah-ah ah mu bonna, ah-ah eh gw’abasinga ah-ah eh
Teriyo, teri iih
Teriyo ooh oh-oh, mulala

Otyo tyo nzijukira, ng’omusana guganye okujja mu mawanga
Otyo nzijukira, nga tukadiye
Otyo tyo nkumira, abaana n’abaana betuzadde mu mawanga
Nti nabo bakule, bamanye omukwano nga guno
Mulala
Teriyo mulala
Teriyo, oh mulala

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.