A Pass Lyrics
Abantu is the first track by renowned dancehall artist A Pass, read the song’s lyrics below.
A Pass – Abantu Lyrics
Bweweyisa obulungi bakukozesa nokowa
Bakulinyako nebakutulako nga Sofa
And your lover takugamba that it’s over
They just leave and go
Nga tafuddeyo if it will hurt you
Wali lover nga tokimanyi oli ne user
Walina pure intentions
Yalina poor intentions
Abantu babi yoo o
Tobesiga kuba bwobesiga ebera nsobi
Kuba bigwa bubi yoo oh
Abantu babi yoo o
Tobesiga kuba bwobesiga ebera nsobi
Kuba bigwa bubi yoo oh
Obwesigwa bwambula mwabunyambula
Nekiiro sebaka nga ndowooza buli kimu kyemwankola
Njagala kuwumula naye ebirowoozo tebyebaka
Sso nsaba bakole ekifo ebirowoozo mbitwale babijemu
Numwa bwentunula eyo gyenvudde
Banji babadde bamalira budde
Abantu babi yoo o
Tobesiga kuba bwobesiga ebera nsobi
Kuba bigwa bubi yoo oh
Abantu babi yoo o
Tobesiga kuba bwobesiga ebera nsobi
Kuba bigwa bubi yoo oh
Omukwano omulungi yasinga
Naye abuzibu bebasinga okugya
Katonda yeyasigaza ekyama
Omuntu omutuufu muzibu wasanga
Bwoba olina mukwano gwo
Mubulungi ne mububi aberawo
Oyo yemukwano gwo, tayambala kakokolo
Tuyita mubakyamu bwofuna omutuufu oyiga okusiima
Mukumanya mwemuli ekyama
Oyo mukwano gwo, noli mukwano gwo
Oyo ssi mukwano gwo, naye ono mukwano gwo ate nnyo
Oyo mukwano gwo, noli mukwano gwo
Oyo ssi mukwano gwo, naye ono mukwano gwo ate nnyo
Oyo mukwano gwo, noli mukwano gwo
Oyo ssi mukwano gwo, naye ono mukwano gwo ate nnyo
Song credits:
Produced by A Pass (Bagonza Alexander)
Beats made by Tryton/ Sikia Media.
Mixed and Mastered by Baru Beatz.
Song Written By A Pass (Bagonza Alexander).
More from us
- Dax Vibez & Vinka – Believe Lyrics
- Magician Lyrics by An-Known
- BWE PABA Lyrics – Fik Fameica & Sheebah
- Omwenge Lyrics – Azawi
- Elevated Lyrics – Azawi ft Elijah Kitaka, Mike Kayihura & Bensoul
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.